Main Menu

UGANDA: NBS TV Uganda has just added Eyazirwanaako Afunye Akamwenyumwenyu video on Youtube

Want create site? Find Free WordPress Themes and plugins.

Eyazirwanaako Afunye Akamwenyumwenyu
Abazirakisa bawanjagidde Presidenti Museveni ne gavumenti ye gy’akulembera okuzimbira omuzira gweyawa omudaali gwa Nalubaale ennyumbba yeeyagalire mu mirembe gyeyalwanirra. Bano abawuubyeko olubu lw’ekigere ew’omuzira ono bamutwlidde ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo okuli n’ebyokulya asobole okubeezaawo obulamu bwe. Bgamba nti kyabuswavu okulaba abantu abaalwanirira emirembe mu ggwanga n’okuleeta gavumenti eriko mu buyinza babonaboona ng’abakyali abayekeera so nga bebandibadde ekyokulabirako eri abvubuka okwagala eggwanga lyabwe.

View on YouTube
—— AUTO – GENERATED; Published (Halifax Canada Time AST) on: June 14, 2018 at 01:51PM

Did you find apk for android? You can find new Free Android Games and apps.
Sharing is caring: