Main Menu

UGANDA: NBS TV Uganda has added Omubaka Nakate ali mu Kutya video

Want create site? Find Free WordPress Themes and plugins.

Omubaka Nakate ali mu Kutya

Omubaka omukyala owa District y’e Luweero si mumativu n’ebyava mu kunoonyereza kwa police okwalaze nti abaamusuulira ebibaluwa mu makage ate ne ku kyalo baali baana ba ssomero ky’agamba nti kya kwekwesa oluvunnyuma lwa poliisi okulemelerwa okuzuula abatuufu abaali emabega w’ekikolwa kino. Ono asinzidde ku dduwa ey’okumusabira obukuumi okuva eri Allah etegekeddwa Abasiraamu okuva mu district y’e Luweero n’assa ku nninga aduumira police mu district eno annyonnyole ebyava mu kunoonyereza kwabwe kwebaabyesigamya.
—— AUTO – GENERATED; Published (Halifax Canada Time AST) on: June 25, 2018 at 02:24PM

Did you find apk for android? You can find new Free Android Games and apps.
Sharing is caring: